Emizannyo

Ekyambe Kisonze! Villa Ne Express Bandiddayo Mu Lejula; Mbale Heroes, Bright Stars, Wakiso Giants Bali Ku Ssaala…

NGA Liigi ya Uganda ey'oku ntikko eya Uganda Premier League ebulako emipiira 10 ekomekkerezebwe,…

EMIPIIRA NE ODI ZA WIIKI ENO: Guardiola Yeekyise Mu Kkubo Lya Pool, Arsenal Ya Arteta Erumbye West Ham Ng’eraba Ku Kikopo…

Gino gye gimu ku mipiira omutendesi Arne Slot gyalina okuwangula okusobola okutangaaza emikisa gye…

LIIGI: Bogere Wa Lugazi Aleese Obukodyo Obubawonya Ekyambe: Aba KCCA Bagoba Mutabbuliiki…

Abatendesi okuli Abdullah Mubiru -Mutabbuliiki owa KCCA FC ne Morley Byekwaso owa SC Villa…

NAMUTEBI: Wuuno Omukazi Kafulu Mu Kukuba Ebikonde: Alaze Engeri Gye Yayingira Amagye, Anoonya Musajja…

Namutebi nga mukubi wa bikonde mu kiraabu y’amagye eya UPDF, yawayizzaamu n’omusasi wa ONO…

OKULYA MU Z’AFRIKA: Magogo, Mukazi We Ne Sudhir Bateeze Ssente Za CHAN….

MU mwezi gw'omunaana omwaka guno, Uganda egenda kuyingira mu byafaayo ng'ezimu ku nsi ku…

PULEESA EWA MUTABULIIKI WA KCCA:  Asulirira kugobwa, abasambi be takyabategeera

NG’AKAKIIKO akatwala Liigi ya Uganda eya Uganda Premier League kategeka okutegeka emipiira eyali giggyiddwawo…

Pulezidenti Wa Netball Ataamye! Sisobola kukomyawo Byekwaso ne Babirye ab’emivuyo

UCANDA: Omuntu yenna ng'erinnya lye teririiko bbala nga talina musango gweyazza, nja kumukomyawo.

Muhangi W’ebikonde Agenda: Uhuru w’omuceere amwekiiseemu okumusuuza ettooke

Olutalo lubaluseewo ku ani ayagala okutwala entebe y'ebikonde wakati wa Moses Muhangi akulembera UBF…

Ssiimu Ajereze Nakivubo: Engeri omugagaa HAM gy’atobamu okulya ku za Afrika…

Oluvanyuma lw'okusubwa omukisa gwa CHAN, kati omugagaa Ham amaanyi agamalidde okulaba ng’alya ku ssente…

Emivuyo Ku Ttiimu Y’okubaka Egenda E Bungereza; Lwaki Bayise Abakadde

KIRABIKA lyafuuka tteeka omuzanyo gw'okubaka okubaamu emivuyo kubanga okuva mu kisanja kya pulezidenti Suzan…

BABIRYE AKYAWAGA! Nze Pulezidenti wa Net Ball omutuufu, Ucanda wa kiwaani

Babirye eyatandika obubi omwaka guno ng'asibwa e Luzira wabula ku nkomerero y'omwaka abadde muwanguzi…

Upgrade to OnoBwino today and take advantage of our Exclusive updates!