Omukomole N’eyasika Aliwa Asinga? Abakazi Batabukidde Abasajja Abambala Amasuuti Nga Waaka Wa Mbwa…

BULI lwekituuka ku nsonga z’omukisenge, abakazi n’abasajja bagezaako okuleeta ebyenjawulo n’obukodyo ssonsomola ebisobola okunyumisa embeera yaabwe ababiri ey’okwegatta n’okusobola okuteeka ebirungo mu mukwano gwabwe.

Editor Ono Bwino
5 Min Read

BULI lwekituuka ku nsonga z’omukisenge, abakazi n’abasajja bagezaako okuleeta ebyenjawulo n’obukodyo ssonsomola ebisobola okunyumisa embeera yaabwe ababiri ey’okwegatta n’okusobola okuteeka ebirungo mu mukwano gwabwe.

Eno y’ensonga lwaki omwana omuwala bwatuuka mu myaka gy’ekivubuka n’okufumbirwa, akubirizibwa okukyalira ensiko ate abo abamukubiriza bamugamba nti kijja kumuyamba mu maaso eyo ng’afumbiddwa. Abamu babagamba nti eyakyalira ensiko tadiba mbu ate omusajja bwakugattako, essaawa yonna aba alekawo mujja wo.

OMUSAJJA OMUKOMOLE ANYUMA!
Nga oggyeko ssente, ekirala abasajja kyebakolera abakazi okusobola okuteekawo embeera y’okwegatta ennyuvu kwekukomolwa era kigambibwa nti abasajja abakomole baba bakuumuufu bw’akuteeka ku kitnda omuwuliramu omusera, era olunaku olwo olunyumya n’okulwawo okulwerabira.

Newankubadde ebikolwa byombi byagalwa era byettanirwa nnyo, tukuteeredde omusajja omukomole, n’omukyala eyasika ku minzaani era twagala kumanya ani asinga munne okuzitowa.

OBUKYAFU BUSUKKA
Okusinziira ku bakyala abaganzizza abasajja abatali bakomole, n’abakomole, omusajja atali musale aba mukyafu nti era ebikyafu byekwata wansi w’ekiriba era bwatuuka ku mwagalwa we aba avaamu ekivundu naddala oyo atamanyi kwerongoosa ebiringa amata oba yogati.

OMUKOMOLE AKKUSA MANGU OMUKAZI
Okunonyereza kulaga nti omusajja omukomole akussa mangu ate talumya bwebatuuka mu kikolwa. Abeera ng’akambe akoogi, n’omutwe era guno gweguzanyikiriza omukyala naddala mu biseera ng’akazannyo katandika butandisi.

Omusajja omukomole ayanguyira abakazi bwekituuka mu kaseera k’okutumira anti tewaba bweralikirivu bwa bukyafu.

Abakazi abaganzizza abasajja abakomole n’abatali bagamba nti omusajja omukomole alwa mu kazannyo okusinga atali era mbu atali mukomole gy’akoma okusituka amangu era gyakoma okumala amangu.

Buli lwe weegatta n’omusajja omukomole, emikisa gy’okusiiga ebirwadde –infections giba mitono okusinga ku oyo atali mukomole kubanga atali mukomole atambula n’obukyafu naddala mu kiriba.

ABAKAZI ABAASIKA
Bwekituuka ku kusika, abakyala bagamba nti okusika kusembeza ffiiringi zaabwe era bwebaba ne babbaabwe bagenda mangu mu mbeera -mu mmuudu ate era n’emikisa gyabwe egy’okutuuka ku ntikko gibeera waggulu okusinga bannaabwe abataakyalira nsiko -ng’amba okugenda ewa Nabikande.

Omukazi eyasika nti aba n’ebbugumu bwomugeraageranya n’ataasika.
Abasajja bagamba nti omukazi eyasika anyumisa akazannyo anti tabeera nga mwana muto, aba n’enjawulo mu ndabika nti kiringa okubeera ne kateni mu luggi.

OKUWUNYA WANSI: Abamu ku basomi baffe abaatuweerezza obubaka ku WhatsApp, baategeezezza nti; omusajja atali mukomole abeera awunya wansi, oyo mulabe dduka, waliwo gwemmanyi ayambala amasuuti n’anyuma n’ogamba nti hoo, bwesigenda n’ono, naye bw’aggyamu empale odduke emisinde. Ye omusomi waffe eyeeyise Remmy Ashnuz, yategeezezza nti omusajja omukomole alina engeri gy’awoomesa ekintu ate akkusa. Naye bano abalala bamwambala masuuti olemwa, bamala mangu ate tebamanyi kudansinga, omusajja omusale akusimba omuggo gwa Mmusa n’oguwulira ku mutima!

EBIBUUZO: Lwaki bwemba mu bwenzi nkuba 90?

EKIBUUZO: Ssenga, nze Mary, lwaki omukazi avaamu amazzi ameeru mu bukyala ate nga gavaamu nga gabuguma?
OKUDDAMU: Amazzi ago galeetebwa ebintu bingi nga muno mulimu obuwuka obuva ewafulumirwa kasita bwegatta n’amazzi agaba gava mu bukyala kibuyambako ate okudda mu bukyala. Era amazzi ago bwogeetegereza ennyo gabaamu obuwuka obweru. Ebirala ebitera okuviirako amazzi ago ziba ndwadde za bukaba, ne kabootongo era kyandibadde kirungi n’olaba omusawo.

EKIBUUZO: Ssenga gyebareko, nze Moses nga nsinzidde Kampala, nina obuzibu bwange obwo mu kisenge. Mmala mangu siweza na ddakiika biri nyambiddwa ntya ssenga.
OKUDDAMU: Ng’olabye n’ekizibu ekyo Moses. Kaakati ogenda kutandika ng’okyusa mu mmere gyolya. Weemanyiize okulya emmere eng’anda, okunywa oba okulya ebyo ebigogola emisuwa okugeza omulondo, okunywa ebyokunywa oba eddagala erikoleddwa mu kibala ky’enkoma mawanga. Ekirala n’okweraliikirira ng’ogenda okwegatta kisobola okukwonoonera akazannyo ate era yiga obukodyo obwo obusobola okukuyambako okuwangaala mu kisaawe.

EKIBUUZO: Ssenga weebale kutusomesa, nnina muganda wange alina emyaka 14 naye tagendanga mu nsonga kati ssenga ompa magezi ki? Nze Namatovu e Mubende.
OKUDDAMU: Omukyala yenna okugenda mu nsonga omubiri gwe guba gwetegese bulungi. Kyova olaba osanga omwana ow’emyaka omunaana ng’alwala ate nga omuwala ow’emyaka 14 oba kkumi na musanvu nga talwalangako. Muganda wo talina buzibu yadde. Buli mukyala n’akaseera ke.

EKIBUUZO: Ssenga, nze Herbart e Kazo. Nnina mukazi wange ate mwagala nyo naye bwetugenda okunyumya akaboozi nkubayo kamu amaanyi ne ganzigwamu. Naye ate ekyewunyisa bwenfulumako ne nfunayo omuntu omulala ate n’obusatu mwattu mbukuba. Kiva ku ki ssenga?
OKUDDAMU: Ekisinga okuleeta ekyo kwekuba nti mukazi wo omulinako obwagazi bungi, akukyamula era ogenda mu kisenge ng’omwesunga. Okukyamuukirira ennyo byebimu ku bintu ebireetera omusajja okumala amangu. Abalala gy’okuba n’obusatu kisoboka kubanga ekiba kikututteyo kwegatta kwokka tewali nnyo ky’amaanyi kibagatta era tofaayo ku butya bw’ozannya kazannyo ng’oli nabo. Omubiri n’ebirowoozo byo bibeera mu nteeko.

Abanoonya Omukwano…

Nze Emmason okuva e Mukono, nnonya sugar mummy ng’alina ku ssente okuva ku myaka 28-45. ali serious kuba ku +256751648253 TOBIIPINGA!

Alina Ekibuuzo, SMS/WhatsApp; 0774602433/0702153328.

TAGGED:
Share This Article